Markedets billigste bøger
Levering: 1 - 2 hverdage

Ggeyeena

- Hell (Luganda)

Bag om Ggeyeena

Ennaku zino, abantu bwe bawulira ebikwatagana ku Ggulu ne Ggeyeena, abasinga baddamu mu ngeri ewakana, nga bagamba, "Nyinza ntya okukkiriza ebintu ng'ebyo mu biseera bino nga sayansi atangazizza buli kintu?" "Wali obaddeko mu ggulu oba Ggeyeena?" oba "Ebintu bino obimanya omaze kufa." Olina okukimanyirawo nti waliyo obulamu obulala oluvanyuma lw'okufa. Obudde bujja kuba buyise nnyo gwe okukitegeera nga oli mu kussa omukka ogusembayo. Ng'omaza okussa omukka ogusembayo ku nsi kuno, ojja kuba tolina mukisa mulala okubeera mu bulamu bwayo. okujjako okulindirira okusala omusango okwa Katonda kwokka, ng'omwo mwojja okukungula bye wasiga ku nsi kuno ebikulindiridde. Okuyita mu Baibuli, Katonda yatubikkulira dda ekkubo ery'obulokozi, okubeerayo kw'eggulu ne Ggeyeena, n'omusango ebijja okubaawo okusinziira ku kigambo kya Katonda. Yakola ebintu eby'ewunyisa eby'amaanyi Ge okuyita mu ba nnabbi mu Ndagaano Enkadde ne Yesu. Ne leero, Katonda akulaga nti Mulamu nti era Baibuli ntuufu ng'alaga eby'amagero, obubonero, n'ebintu ebirala eby'ewunyisa eby'amaanyi Ge eby'awandiikibwa mu Baibuli okuyita mu baddu be abeesigwa era abamugondera. Wadde obujjulizi bw'ebyo bye Yakola bungi, wakyaliyo abatakkiriza. N'olwekyo Katonda alaze abaana Be eggulu ne Ggeyeena, era yabakubiriza okuweera obujjulizi ebyo bye balabye eri ensi yonna. Katonda kwagala nange yambikkulira eggulu ne Ggeyeena mu bujjuvu era n'ankubiriza okutambuza obubaka buno mu nsi yonna ng'okudda kwa Kristo okw'okubiri bwe kuli okumpi ennyo. Bwe n'abuulira obubaka obukwata ku bintu nga bwe binaabeera mu Ntaana eya Wansi eya ggeyeena, nnalaba abantu bangi abaali bawuliriza nga bakankana olw'okutya n'okwerariikirira n'okukaaba olw'emyoyo egigudde mu bibonerezo by'omu Ntaana eya Wansi. Emyoyo egitalokoleddwa gibeera mu Ntaana eya Wansi okutuusa nga Okusala Omusango ogw'oku Namulondo Ennene nga kumaze okubaawo. Ng'okusala omusango kuwedde, emyoyo egitalokoleddwa gijja kusuulibwa mu nnyanja ey'omuliro oba ennyanja ey'ekirungo kya sulfur. Ebibonerezo by'omunyanja ey'omuliro n'ennyanja erimu ekirungo kya Sulfur ayokya, bisingako kw'ebyo eby'omu Ntaana eya wansi. Mpandiika ebyo Katonda bya mbikulidde okuyita mu mulimu gw'Omwoyo Omutukuvu nga by'esigamiziddwa ku kigambo kya Katonda mu Baibuli. Ekitabo kino kiyinza okuyitibwa obubaka obw'okwagala okwa ddala okuva eri Katonda Kitaffe oyo ayagala okulokola abantu bangi nga bwe kisoboka okuva mu kibi ng'abasobozesa okumanyirawo ennaku-etakoma ey'omu Ggeyeena. Katonda awaddeyo omwana We okufa ku musalaba okulokola buli muntu. Era ayagala okulemesa wakiri omwoyo gumu okugwa mu Ggeyeena embi bwetyo. Katonda atwala omwoyo ogwo ogumu okuba nga gusinga ensi yonna era abeera musanyufu nnyo era Akyagala nnyo, era ajjaguliza awamu n'eggye ery'omu ggulu wamu ne bamalayika omuntu bwalokolebwa mu kukkiriza. Ekitiibwa kyonna n'okwebaza mbiddiza Katonda oyo annung'amiza okufulumya ekitabo kino. Nsuubira nti mujja kutegeera omutima gwa Katonda oyo atayagala kufiirwa wadde omwoyo ogumu okugwa mu Ggeyeena, nti era mujja kufuna okukkiriza okutuufu. Era, Mbakubiriza n'omutima gwange gwonna okubuulira enjiri eri emyoyo egyo gyonna egidduka eri Ggeyeena.

Vis mere
  • Sprog:
  • Gan-kinesisk
  • ISBN:
  • 9791126301843
  • Indbinding:
  • Paperback
  • Sideantal:
  • 314
  • Udgivet:
  • 14. maj 2018
  • Størrelse:
  • 210x140x17 mm.
  • Vægt:
  • 354 g.
Leveringstid: 8-11 hverdage
Forventet levering: 16. december 2024
Forlænget returret til d. 31. januar 2025

Beskrivelse af Ggeyeena

Brugerbedømmelser af Ggeyeena

Find lignende bøger
Bogen Ggeyeena findes i følgende kategorier:

Gør som tusindvis af andre bogelskere

Tilmeld dig nyhedsbrevet og få gode tilbud og inspiration til din næste læsning.